Ensonga 10 ez’amaanyi okukozesa Ayoba:

ENKOZESA YABWEREERE

Ayoba ekozesebwa kubwereere. Weetaaga omutimbagano okusindika obubaka n’amaterekero ku butuukiriro, naye emikutu egimu (nga MTN) giyinza nagyo okuwa omutimbagano kubwereere.

OKUGABANA KUFAAYO

Gabana entambi, ebifaananyi, amaloboozi n’ebiwandiike ebiterekeddwa ebirala n’obutuukiriro bwo.

OKUYUNGA KW’AMANGU

Kozesa ekitabo ky’obutuukiriro bwo eky’obuliwo okusobola okwanguyirwa okuyunga amangu n’obutuukiriro bwo.

AMASIMU

Kuba essimu mu nkola eno nga okozesa omuyungo gw’eddoboozi lyo.

NYUMYA KATI

Sindikirawo era ofune obubaka obuwandiike n’obw’ amaloboozi mubwangu ddala n’obutuukiriro bwo.

OBUKUUMI

Obukuumi obwekusifu ku njuuyi zombi butegeeza nti obubaka obuli mu mboozi tebusobola kusomebwa muntu mulala yenna.

NYUMYA NABULI OMU

Sindika obubaka obuwandiike eri omuntu yenna ali mu butuukiriro bwo, newankubadde baateekako Ayoba oba nedda.

TUSISINKANE

Gabana ekifo mw’oli mubuliwo nobutuukiriro bwo obwa Ayoba.

EKIBIINA KY’OKUNYUMYA

Gy’okoma okunyumirwa! Teekawo ebibiina by’okunyumya okusobola okuwuliziganya n’emikwano era n’abeng’andazo mulunyumya lumu.

SSENTE OKUSINDIKIBWA

Kola era ofune ensasula nga oyita mu Mobile Money (kijja mubwangu).

Ebitukwatako

Ayoba nkola eyobwerere ewereza obubaka,

Eyakolebwa aba’firika era y’abafirika.

Newankubadde Afirika semazinga omu, maaka geneyissa empitirivvu ezefanana zoka. Tujagganya obugazzi bwafirika nga tutekawo enkola ewereza obubaka ey’omulembe engonjolwa obwetaavu bw’abantu ne bisubirwa byabwe.

Okuviira ddala muntandikwa, Ayoba etaddewo obukuumi obwekusifu ate obugumivvu ku njuuyi zombi okukuuma ebiwandike obulungi era nokukasa nti sibyalukale. Kino kitegeza nti obubaka tebusobola kusomebwa muntu mulala yenna nabakozi ba Ayoba tebasobola.

Enkola yaffe gyetulabamu ebintu bya tekinologiya etegeza nti abakozesa bonna bagya sobola okwogerezeganya nabuli omu ne kyuma kikarimagezi ekyessimu, newankubadde tebanafuna enkola ya Ayoba.

Mubuliwo, Ayoba weri okugyibwa ku mutimbagano eri oyo yenna akozesa enkola eya android (empanirira yenkola eno ku myaliriro emirala enja mubwangu!). Nekirala, tulina okwetagana okwenjawulo ne MTN, ekitegeza nti tusobola okuwa omuyungo kumutimbagano gwa Ayoba kubwerere* eri abo abakoseza ba MTN lwe banasindikanga obubaka, ebifananyi, obutambi ne etereka zamawulire endala ku butukiriro bwabwe. Era nekirala, buli bubabak obwokuddamu eri Ayoba nabo bujja kubeera bwabwerere* eri abakoseza ba MTN, n’ewakubadde tebakozesa nkola ya Ayoba.

Kiki ekiddako eri Ayoba?

Tulina engeri zobuyiiya nyingi ezitegekerwa emyezi egyiddako nga bwetugaziya empereza yaffe mu Afirika. Kino kirimu okusobola okuwereza no kufuna sente mu Ayoba, eri obutukiriro mu Afirika, nga tuyita mu nkola ya Mobile Money.